Okuwenja akalulu eri abeegwanyiza ebifo ebyenjawulo mu palamenti ne gavumenti ez’ebitundu kweyongedde ebbugumu. Olwaleero Aba NUP basinzidde Makindye gye bakubye olukungaana olwawamu okusabira abakwatidde ekibiina akalulu. 

Ye Muhammad Luwemba Luswa owa NPP akalulu k’obwa kkansala atuuse n’okukasaba ngafukamidde.
NUP ekunze abe Makindye, Luswa akalulu akasabye afukamidde
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
November 16, 2025
No posts found
