Sylvia Kabene agenda kusamba gwa nsimbi e Malta

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Omupiira gwa bakazi mu ggwanga buli olukya gwongera okusajjakula, olwabazannyi abagusambira ensimbi ebweru w’eggwanga okugenda nga beyongera obungi. Wetwogerera bino nga musayi muto Sylvia Kabene abadde asambira ttimu ya St Noa Girls school esambira mu liigi y’eggwanga, yegasa ku bannauganda abagusambira ensimbi oluvanyuma lw’okukiriziganya ne Hiberbian FC ey’eggwanga lya Malta mu ndagano ya myaka ebiri.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *