OBUBENJE BW’OMULIRO: E Busia bali mu bweraliikirivu, ebimotoka ebiguzikiza byafa

Brenda Luwedde
0 Min Read

Waliwo obweraliikirivu obuzzeewo mu batuuze e Busia oluvannyuma lw’ebimotoka n’ebyuma bya poliisi ebizikiriza omuliro okufa nga mu kiseera kino poliisi tesobola kusitukiramu singa wagwawo obuzibu bwonna obwetaagisa okudduukirirwa amangu.Bino bye bitundu ebisinga okubaamu ebimotoka ebitambuza ebintu nga amafuta ag’obulabe era agayinza okuvaako omuliro essaawa yonna. Kyokka poliisi egamba newankubadde bikadde bikyalimu akakola.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *