Enkya ya leero abatuuze be ggwanga li Tanzania bonna abawezezza emyaka 18 bakedde kukuba kalulu okulonda omukulembeze w’e ggwanga kko n’abakulembeze abalala ku mitendera egyawansi.Kyoka eky’enjawulo ekiri mu kulonda kuno nti abaali bavuganya gavumenti bonna ab’enkizo bagaanibwa okukwetabamu.Abatubuulira eby’obufuzi mu ggwanga lino bagamba nti mpaawo kigenda kulemesa Samia Suluhu Hassan kuwangula kalulu kano.
OKULONDA E TANZANIA:Abavubuka bekalakaasizza kugenda mu maaso
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
