Abakulu mu kibiina ki NRM basabye abantu be lwengo obutageza kuwagira muntu yenna eyagwa mu kamyufu k’ekibiina , kyoka nasalawo okwewaggula naavuganya ku bwa namunigina.Bino bibadde mu lukungaana lw’okuwenja akalulu ka NRM olukubiddwa mu Katovu Town Council olwtegekeddwa omubaka wa Bukoto West Muhammad Muyanja Ssentayi.
NRM E LWENGO: Ekibiina kyagala bawagire bokka abaafuna bendera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
