Omwezi guweze mulamba bukyanga abo beegwanyiza obukulembeze bw’eggwanga batandika kuyigga kalulu.Ekiwa essuubi, ku mulundi guno efujjo terinalabika nga ka babe babyakwerinda ku ky’empisa okuggyako ng’oyagadde kubawaayiriza.Abalengerera ebyobufuzi ewala obukakkamu buno bubewuunyisa era abamu balowooza nti NRM gino wamma kyandigiwa enkizo mu kalulu kano singa ate tewaba abakema kutabula mirembe gyebatonzeewo mu kaseera kano.
AKASIRISE MU KAMPEYINI’:Abataputa ensonga bakeekengedde
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
