Abantu 21 bebasunsuddwa ku lunaku olusooka okuvuganya ku bifo ebina eby’ababaka ba Parliament mu District y’e Luwero. Ababaka bonna abaliyo ab’ekibiina kya NUP basunsuddwa leero. E Nakaseke w’ebuzibidde ng’abantu Mwenda bebasunsuddwa okuvugaya ku bifo by’ababaka ba Parliament oludda olwo. Wabula bano bagaaniddwa okukuba enkungaana oluvanyuma lw’okusunsulwa kubanga olunaku lw’okutandika okuwenjezaako obululu terunatuuka era nga luno lwa nga 10 omwezi ogujja. Herbert Kamoga y’abadde e Luwero.
Okusunsula e Luweero, abasoba mu 20 bakoleddwako ku lunaku olusooka
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found