Raila Odinga afudde, abadde mu buyindi nga ajjanjabwa

Brenda Luwedde
0 Min Read

Wano ku muliraano mu ggwanga li kenya abatuuze baayo nakati bakyali mu kyiyongobero, oluvanyuna lw’okufuna amawulire g’okufa kwa munnabyabufuzi ow’erinya era eyaliko ssaabaminisita Raila Amolo Odinga.Odinga afiiridde mu ggwanga lya India gy’abadde yagenda okusisinkana abakugu bamwekebejja olw’ekirwadde ky’omutima ekibadde kimaze ebbanga nga kimubala embiriizi.Ono okufa abadde akedde kugolola ku binywa ku makya omutima n’egwesiba, awo waakomye.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *