Ttiimu ya She Maroons ekubye Asubo Gafford Ladies ggoolo 5- ku bwereere mu gumu ku mipiira gya liigi y’eggwanga emanyiddwa nga Finance Trust Bank Women Super League egizannyiddwa olw’aleero ku Kampala Quality Stadium e Kyebando.Ggoolo za She Maroons ziteebeddwa abazannyi okuli Lillian Kasuubo, Norah Alupo ne Kiiza Immaculate.Mu mirala Rines SS egudde maliri aga ggoolo 1-1 ne Makerere University Ladies. Katubirabe.
Rines ne Makerere zikoze maliri aga 1-1
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found