Ttiimu ya Uganda ey’okubaka She Cranes yakwolekera eggwanga lya Scotland okuttunka mu mpaka za Celtic Cup ezitandika nga 26 omwezi ogujja. Kati ttiimu eno yabakanye n’okwetegekera empaka zino ezigenda okugiyambako mu kaweefube gwe balimu owookudda mu kifo ekyomukaaga mu nsengeka y’amawanga agazannya okubaka munsi yonna.
She Cranes yaakuzannya mu za Celtic Cup
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
