Wuuno namwandu w’e Isingiro afunye mu by’obulunzi

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ku kyalo Masha – Lwembogo mu disitulikiti ye Isingiro waliyo omukazzi eyalemwa ekibuga mu mwaka 2003 amaanyi nagateeka mu kulima n’okulunda okutuusa lweyabijjamu ekiramu.

Betty Mbazira Sabiiti ono okwetegula ekibuga yamala kufiirwa bba- amaanyi nasalawo okugassa mu kulunda kati wetwogerera akola mata ga bongo oba Yoghurt gw’atunda kumpi kwetoloola ggwanga lyonna.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *