‘Emirimu gy’afudde’: Abakolera okuliraana palamenti bakukkulumye
Okweyongera kw'abaserikale okwetoloola palamaneti saako enguudo eziriranyeewo kiviiriddeko abalina busineesi mu kifo kino okufiirwa . N'abandibadde bagendayo okubaako byebagula obukwakkulizo obuliwo nga okusooka okulagayo endanga muntu , saako amakubo okuba nga galimu emisanvu byona bibalemesezza .