Emmotoka eyaweeba Night Ampulire ebbiddwa
Omukyala Night Ampulire ow’e Ntebe gwetwakulaga nga awereddwa emmotoka kapyata okuva mu MTN ate kati gakaaba gakoma , oluvanyuma lw’emmotokaye okubbibwa.
Amapulire atubuulidde nti emmotoka eno okubbibwa yabadde agiwerezza wa makanika okugitereeza kyoka naduka nayo.