Abakazi abavuga emmotoka z’empaka boogedde okusoomooza kwe basanga
Kati giweza emyaka ennå bweddu bukya ba dereeva abakyala baabulira omuzannyo gwa motoka z’empaka.Abakyala bano nga kwaliko Susan muwonge, Leila Mayanja ne Rose Lwakataka bagamba nti ensonga y’ensimbi enyingi ezetagisa okweyimirizaawo mu muzannyo guno yemu kwezo ezavaako akabasa.