Abasibe abaakola ebya S4 balina essuubi okweyongerayo
Abayizi 28 bebawandisibwa okutuula ebigezo byabwe ebya senior eyokuna mukomera e Luzira. Olunaku lw'okubiwandiika Ebibuuzo byabwe , abayizi 27 beebaalabikako bokka nga kuno kwaliko omukyaala omu .