Abawagizi ba Uganda Cranes basanyufu olw’obuwanguzi obwatuukiddwako
Abamu ku bawagizi ba tiimu y'eggwanga eyomupiira eguzannyira awaka basanyufu n'obuwanguzi ttiimu eno bwe yafunye mu mupiira gwayo ogwokubiri mu mpaka za CHAN. Bano balina essuubi nti tiimu eno yakwongera okukola obulungi mu mpaka zino.