Abayizi abaayise ebigezo ebya p7 babinuka masejjere
Ebyaba mu bigezo bya PLE olufulumye abayizi, abasomesa, abazadde abaatuuza batandise okujaganya n’okulaga essanyu mu ngeri ez’enjawulo olw’abaana baabwe okubiyita. Patrick Ssenyondo k’atutuuseko engeri gye booleesemu essanyu.