Akamyufu mu Kampala: Abaawangudde batandise okwepikira akalulu ka 2026
Abawangudde bendera yekibina ki NRM mu divizoni ettano ezikola Kampala mu kamyufu akabaddewo olunako lw'eggulo bawaga nti ne mukalulu ka 2026 bagenda okukola ekisoboka okufuna obuwanguzi basobole okuweereza abantu baabwe naddala mu nsonga z'okubajja mu bwavu.