Anthony Mugambwa awangudde engule y’okusoma mmaapu
Mumuzannyo gwa motoka z'empaka, wadde nga Ronald sssebuguzi teyasobodde kuwangula ngule yamwaka guno omusomi we owamaapu Anthony Mugambwa ye yawangudde engule yabasomi ba maapu ey'omwaka oluvanyuma lw'okusinza Enoch Olinga asomera Jas mangat obubonero. Twogedeko ne Mugambwa ono natunyonyola bweyatuuse ku buwanguzi buno.