Ebbula lya kaabuyonjo: Ab'e Sembabule balaze okutya ku ndwadde eziva ku bukyafu
Abatuuze mu disitulikiti y’e Sembabule bali mu bwelalikirivu obw’okulumbibwa enddwadde eziva kubukyafu nga kino kiva kubutaba na kabuuyonjo zimala. Abantu abasinga okukosebwa be bawangalira mugombolola ye Rwebitakuli nga kino bakinenyeza abobuyinza mu kitundu kino okukiteekateeka obubi.