EBIGEZO MU BASIBE:E Luzira eyasinze yafunye obubonero 7
Mu kkomera e Luzira abayizi 59 be baatudde ebigezo bya PLE ku bayizi e 71 abawandiisibwa nga kwaliko omukazi omu. Bana ku bano embeera y’embeera y’ekkomera tebalemesezza kuyitira mu ddaala erisooka era abasinze aweze okufuuka munnamawulire nga amalirizza emisomo gye.