Ebyavudde mu bigezo e Luwero:Abaayise bajaganya, waliwo abaagala bayambibwe
Abayizi ababadde bayambibwako ekitongole ky’obwanakyeewa abaali basuulibwa ng’abamu batuuse kumalako ky’amusanvu nga tebamanyi bazadde baabwe basobeddwa nga tebamanyi kiddako oluvanyuma lw’okumaliriza eky’omusanvu. Abamu ku bayizi betwogeddeko nabo abatuulira ebigezo byabwe ku Happy Times Junjoir School e Luwero era nga baakoze buluungi ddala, basaba abazira kissa okubaddukirira mu musomo gyawe mu secondary. Eyasiiinze ku bano yafunye oubonero muk