Ekifo kya Kawempe North, Luyimbaazi Nalukoola y’afunye kaadi ya NUP
Erias Luyimbazi Nalukoola yagenda okukwatira ekibiina kya National Unity Platform bendera mu kalulu k'okujjuza ekifo ky'omubaka wa paalamenti mu kawempe North, oluvannyuma lw'okunywa mu banne akendo mu kusunsula okwakoledde akakiiko k'ebyokulonda a'kekibiina kino . Moses Nsereko omu ku baabadde beegwanyiza kaadi ya NUP azirise oluvanyuma lw'ekibiina okulangirira Nalukoola .Baker Ssenyonga Mulinde abaddeyo ng'abyota buliro kabituwe .