EMBEERA Y’ENGUUDO EMBI: Ebinnya ku luva e Kampala okudda e Jinja bitiisa
Oluguudo oluva e Kampala okudda e Jinja lwe lumu ku ezo ezitandise okwonooneka. Kino kiviriddeko n'obubenje mu bitundu ebimu nga Namawojjolo, Mabira ne Namataba. Katulabe ebimu ku bifo ebyonoonese bwebifanaana ensangi zino, n'abantu abaze bafiiramu.