Empaka z’amasomero agasukka mu 450 ge gagenda okwetaba mu ze Bukedea
Amasomero agasuka mu 450 geegagenda okwetaba mu mpaka za national secondary school ball games one ezigenda okuggyibwako akawuuwo ku ntandikwa y'omwezi ogujja. Empaka zinno zezokusunsulamu abanakikirira eggwanga mu mpaka za masomero g'obuvanjuba bwa Africa ezigenda okutegekebwa mu Kenya mu mwezi gw'omunana.