ENKALU KU TTAKA: E Gangu ku lwe busaabala waliwo be basaayidde emmere
Waliwo abatuuze e Gangu A ku luguudo lwe busabala mu Municipali ya Makindye Ssabagabo abasobeddwa oluvanyuma lw'abantu abatanamanyika okusaawa emmere yabwe. Bano batubuulide nti kati basula kutebuukye olwabantu ababatisatisa okubamiza omusu n'okubasenda.