Essanyu okwetoloola eggwanga, abayise basambira mabega nga jjanzi
Mungeri y'emu n'amasomero agali mu bitundu ebyesudde kampala gasiibye gabinuka Masejjere, olw'abayizi baabwe okuyitira waggulu ddala.Abasasi baffe mu bitundu ebyo batuseeko mu masomero agamu.