ETTEMU E KYENGERA: Owa S.3 asse omwana wa myaka esatu
Poliisi e Nsangi eriko omuwala gwekutte ng'emuteebereza okutta omwana omulenzi ow'emyaka esatu gweyateeberezza nti wa muganzi we olwensonga nti tayagala kumufumbirwa ngalina omwana.N'e Mityana eyo eriyo omwana omuwala wa myaka esatu eyasangiddwa ngasaliddwa wabula nga yasooka kubula. Ono ateeberezebwa okuba nga yasadakidwa.