ETTEMU E MUBENDE: Milly Naava azikiiddwa, waliwo abawera
Milly Naava Namutebi, nnanyini ttaka eyatiddwa abasenze mu district y’e Mubende olwaleero azikiiddwa mu bitundu by’e Entebe mu district y’e Wakiso wakati mu nyiike.E Mubende, bannakibiina ki NRM basabye ssentebe w’ekibiina kyabwe Yoweri Musevni ensonga z’ettaka e Mubende okuziyingiramu kubanga zivudde mu by’okusaaga, kati zitwala bulamu bw’abantu.