Kadaga asunsuddwa okuttunka ne Among
Akakiiko k’ebyokulonda aka NRM Kasunsude eyaliko Sipika wa Palamenti Rebbeca Kadaga ku kifo ky'amyuka Ssentebe wa NRM akiikirira abakyala ku lukiiko olufuzi.Ono wakubiisanya ne Sipika wa Palamenti Annet Anita Among ku kifo ky'ekimu era buli omu agamba yalina obuwagizi.