OBUBBI E BUSIA: Waliwo abakazi babiri poliisi b’etaasizza
Poliisi e Busia eriko abakyala babiri (2) nga bannansi b’e kenya beetaasizza okugajambulwa okuva eri abasuubuzi nga kigambibwa nti baliko ebintu byebabadde babbye mu dduuka erimu.Bano kigambibwa nti bakkiriza obubbi buno nebasaba ekisonyiwo naye nga bantu babadde batandise okukungaana okubatabukira.