OKUSIMBULIZA EBITUNDU BY’OMUBIRI: Aba kkampuni ezikola ku by’okuziika bakukkulumye
Ab'ekibiina omwegattira kkampuni ezikola ku by'okuziika baagala gavumenti eddemu yeetegereze etteeka ku by'okusimbuliza ebintu by’omubiri liyite Organ Transplant ACT erya 2023 lyebagamba nti lyabuusa amaano ku nsonga ezibakwatako ekiyinza okubassa mu buzibuOlwokuba nti beenyigira mu kulongoosa emibiri gyabafu, bagamba nti bandibeekwasa ku by'okuggyamu ebitundu ebyomunda kye bayinza okuba nga tebalinaako yadde akakwate