Okwebaza kw’omubaka Kivumbi kusoombodde bangi
E Butambala, Omubaka waayo Muhammad Muwanga Kivumbi abadde mu kwebaza olw’a ssenkulu w’ekibiina mwava ki NUP okumuggonomolako ekifo ky’amyuka pulezidenti wa NUP mu Buganda.
Okwebaza kuno kwetabiddwako bannabyabufuzi abenjawulo okuva mu NUP nga bakulembeddwa Robert Kyagulanyi Pulezidenti.