Palamenti ekubyemu ttooci abakulira bbanka enkulu
Akakiiko ka palamenti akasunsula abantu abalondeddwa omukulembeze w'egganga leero kakakasizza Michael Ating -ego eyalondeddwa ku bwa Gavana bwa Banka enkulu n'omyumyuka we Augustus Nuwagaba .Bano batubuulidde ngessira bwe bagenda kuliteeka kukunyweza ensimbi za uganda okulaba nga tezinaabuuka mpozi n'okukendeeza eby’okwewola naddala munda mu ggwanga.