Waliwo omusajja asimattuse okukekyulwa obusajja e Rakai
Poliisi ye Ibanda eri ku muyiggo gwa mwana amanyiddwa nga Crescent Tindyebwa eyasaze muganzi wa nnyina mu bitundu by’ekyama kumpi kwagala kumukutulako bitundu bya Kyama. Omwana ono ekyamutanudde kye ky’omusajja ono okuganziza nnyina mu nnyumba ya Kitaabwe eyava mu bulamu bwensi eno.