ZUNGULU: Laba ekibaawo ng'okutte mukazi wo n'omusiguze
Wowulira bino, nga abamu ku bakulembeze ba FDC bagamba nti waliwo abatisse mu kibokisi abatwala mu kibiina ky'obyobufuzi ekirala.Kyokka bano bagamba nti wakiri mu kibuga baakubayisaamu ng'ebirege birengejja, abaliwo bakimanye nti babatutte. Ogenda kulaba ekibaawo ng'okutte mukazi wo n'omusiguze, kyokka ekyalo kyonna nekimuwolereza era n'oviiramu awo.