Abakugu bagamba okukuuma ettaka ly'embuga z'ebika ssi buvunanyizibwa bwa Bwakabaka
Ensangi zino enkayana ku ttaka ly’embuga z’ebika zeyongera buli lukya, nga abazzukulu balanga abakulu b’obusolya okutunda ettaka lye mbuga. Kino kireetedde abantu okwebuuza obuvubunanyibwa bwabalina okukuuma ettaka lyebika, nawa obwakabaka webulina okukoma mu kukuuma embuga zino. Samuel ssebuliba ayogeddeko nabakugu mu nsonga ze ttaka , kko ne nono okumanya omutaawa weguva