Abavuga pikipiki z'amasannyalaze batubuulidde lwaki bazettanira
Oluvannyuma lwa gavumenti okuzibula bannayuganda amaaso okutandika okukozesa ebidduka by’amasannyalaze gamba nga pikipiki ne motoka, bangi baatandika okubyettanira. Ebimu kubisinze okugulwa ye pikipiki. Olwaleero twogeddeko n’abakozesa pikipiki z’amasannyalaze, naddala mu kuvuga bodaboda nebabaako byebatunnyonnyola.