E Busoga, abakyala basomeseddwa eby'emikono
Aba minisitule y’ekikula kya bantu nga bayita mu kitongole kya Grow batandise okusomesa abakyala n’abaana ab’obuala mu bitundu bya busoga emirimu gy’omumutwe okusobola okweyimirizaawo. Bano oluvanyuma lw’okuyigirizibwa bawolebwa ssente ez’entandikwa ez’okuzaayo mu mpolampola. Kati abakyala abali eyo mu 500 batendekeddwa.