E Mukono abakyala batendekeddwa: Ow'emyaka 92 asinze banne
Omukyala ow’emyaka 92 yasanze banne mu mosomo gwebabaddemu ogw’eby’emikono - ono yye akuguse mu kulima Butiko.Omusomo guno gwategekeddwa aba TAQUA nga abakyala baatendekeddwa ebintu eby’enjawulo.Abamazeeko omusomo guno batikkidwa - era omukadde ono eyasinze bane agamba newankubadde akaddiye alina esuubi nti akyasobolera ddala okugaggawala.