Hillary Luswata, omukugu mu kukola eby’okwewunda eby’enjawulo nga akozesa embaawo
Mu mwaka gwa 2019, twakulaga emboozi y’omuvubuka Hillary Luswata, omukugu mu kukola eby’okwewunda eby’enjawulo nga akozesa embaawo.
Mu kusooka buli kimu yali akikozesa ngalo, naye oluvanyuma lw’okulaga emboozi ye embeera yagenda ekyuka olw’abakasitoma ebeeyongera nga saawa zino ono yagula n’ebyuma eby’omulembe kati byakozesa. Tumukyaliddeko okulaba omulimu gwe bweguyimiridde