Mwebale: O'emyaka 17 alabirira banne addukiriddwa
Omwana ow’emyaka 17 gwetwakulaga gyebuvuddeko nga alabirira nyina n’ebannyina e Kamuli waliwo abamudduukiridde n’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo.
Wabula akyetaaga obuyambi nga okusinga aw’okubeera ne banne kubang newebabeera basuzabasuze.