Okwetegekera ebigezo by'a kamalirizo
Olwaleero abasomesa mu disitulikiti y’e Mpigi basisinkanye abayizi abagenda okutuula siniya ey’omukaaga okubabangula butya bwebasaanye okuwangaala mu bulamu bwabwe nga bamaze ebigezo byabwe.
Omusomo guno gutegekeddwa obwakabaka bwa Buganda nya buyita mu kitongole ky’ebyenjigiriza mu ssaza ly’e Mawokota.
Mu ngero y’emu n’abayizi ba sinisa ey’okuna n’ey’omukaaga ku Kangulumira Pubic secondary School e Kayunga, basabiddwa okusobola okukola ebigezo byabwe obulungi.