Omukuumi wa Kyagulanyi akomezeddwawo mu kkooti
Gav’t etegeezeza nga bwemaliriza okunoonyereza ku musango oguvunaanibwa Achileo Kivumbi omu ku bakuumi ba pulezidenti wa NUP Eobert Kyagulanyi Ssentamu gyebuvuddeko. Okusinziira ku ludda oluwaabi, ono yasangibwa n’ennyotta z’amaggye mu bumenyi bw’amateeka.