Poliisi e Jinja okutte abasajja babiri olw’okweyita kyebatali nebajja ssente ku bantu mu lukujjukuju
Poliisi e Jinja okutte abasajja babiri olw’okweyita kyebatali nebajja ssente ku bantu mu lukujjukuju. Bano abajjira mu kuyamba abaana babadde n’ekibiina kyabatuuma ANAYA African child gift foundation mwebabadde bayitira okujja ku bantu ssente nga babasuubiza okuyamba abaana baabwe. Abatuuze balumirizza abantu bano okutwala ssente zaabwe.