Poliisi e Kamuli eriko abantu beggalidde olw'essente z'emyooga
Poliisi e Kamuli eriko abantu beggalidde, olw’okwekobaana nebasaba abantu ssente okubawandiisa okufuna ssente za Parish Development Model. Ku bakwatiddwa kuliko ne ssentebe wa SACCO emu gwebabadde beekobana naye okujja ku bantu sente.