Poliisi erabudde abazadde obuteesulirayo gwa nnagamba eri abaana
Poliisi erabudde abazadde obuteesulirayo gwa nnagamba eri abaana baabwe naddala mukiseera kino eky’oluwummula oluwanvu olwatandise. Agamba abantu bangi abasiiwufu b’empisa nga n’olwekyo abazadde balina okuba abegendereza eri abaana baabwe. Ono akkaatiriza nga bwebuli obuvunaanyizibwa bwa buli muntu okulaba nga abaana tebatuusibwako bulabe.