Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeyamye okuvujjirira SACCO z’abakyala abasiraamu
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeyamye okuvujjirira SACCO z’abakyala abasiraamu okwekulaakulanya.
Museveni agamba abakyala okwekulaakulanya kibayambako obutasigalira mabega.
Okwogera bino abadde attongoza olukiiko lwa bakyala abasiraamu mu gwanga.