Ssentebe agobye akakiiko ke nga akalanga kusuulirira buvunaanyizIbwa
Sssentebe w’e kyalo St. Francis mu muluka gwa Bwaise III mu gombolola y’e Kawempe avudde mu mbeera, nayimiriza akakiiko ke kona nga bano abalanga kusuulirira buvunaanyizubwa bwabwe. Agamba emirimu gy’abano bagisulawo dda nga mukiseera kino yeyetisse omugugu gw’ekyalo bwómu. Wabula abagobeddwa, bakalambidde nga bwebatagenda kuva mubuyinza.