FDC etongozza manifesto yaayo okukulembera Uganda empya

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ekibiina ki Forum for Democratic Change leero kitongoza manifesto yaakyo gyekigenda okwesigamako nga kiweereza bannayuganda singa kikwasibwa obuyinza mu kulonda kwa 2026.Bano okusinga basuubiza okukola kyonna ekisoboka okulaba nga bannayuganda babeera nakasente mu nsawo, kko n’okusitula embeera z’abantu eza bulijjo.Agenda okukwatira ekibiina kino bendera mu kulonda kwa 2026 Nandala Mafaabi agamba nti ku manifesto eno kwagenda okwesigama nga anoonya akalulu.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *